Breaking
News: Eggwanga lyabantu eritawena, omusajja yenna okuwasaayo omukazi alina kutwalayo musota singa gumulema okuwaayo omukazi aba amusubiddwa. News: Gasimbagane-Rwomushana-Ku mwenge Balaam atuuse wayabikira, byakola biweddeyo. Express way saga….. News: Ba Directors, Management nAbakozi ba Radio Simba tutuusa okusaasira kwaffe eri abenju ya Alex Mukulu atuvudde ku maaso.
ON NOW Emambya ESaze ▶ UP NEXT Binsangawano 6:00 AM - 10:00 AM
Now Playing Simba FM Live
emambya show photo

On Air

Emambya ESaze

Kakos Soldier

Waking you up very early, with thrilling stories… 4:00 AM - 7:00 AM

Tetulina kuyiwa musaayi – Asan Kasingye

August 25, 2018 · Mubiru Ali

Asan Kasingye avuddeyo ku mukutu gwa Twitter nategeeza nti akaseera keyalimu e Mityana nga agobwa mu kuziika kwali kusomooza kw’amaanyi naye nasaba kibeera eky’okuyiga eri banne nti olina okusigala nga oli mukkakamu embeera nebweba ekunyigiriza etya kuba tetusaana kuyiwa musaayi olw’okuba oli akulaze obukyaayi obususse. Okujjako nga werwanako naye era toyiwa musaayi kuba kunkomerero osigala ggwe muwanguzi