Breaking
News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya twolekedde Akaseerezi era ku nnya ekiro lindirira enkabikkabi zabakontanyi nendukusa zaabwe nga News: Enkuba ekedde okutonnya etaataganyizza omulimu gwokutambuza ebigezo bya Siniya eyookuna. News: Hon. Zambaali Bulasio Mukasa
ON NOW Emboozi Kafunda Live ▶ UP NEXT Olutindo 7:00 PM - 8:00 PM
Now Playing ยท 323 listening Simba FM Live
emboozi show photo

On Air

Emboozi Kafunda Live

Kalebule

6:00 PM - 7:00 PM 6:00 PM - 7:00 PM

Tetulina gwetwateesa naye kutuyimbula temulimba Bannayuganda – Allan Ssewanyana

March 29, 2023 · Mubiru Ali

Hon. Allan Ssewanyana avuddeyo nasambajja ebyayogerwa nti okuteebwa kwabwe bamala kuteeseganya na Gavumenti nategeeza nti ono pokopoko awedde emirimu nga abaali babitambuza baalina ebigendererwa byabwe ng’abantu. Ono agamba nti eggwanga lyaliwuunikiridde singa bamusanga busanze ku Street nga atambula nga tasoose kuwaayo bukadde bwe 20 ne ppaasippooti ye mu Kkooti ngera tasoose nakuyita mu mateeka kusaba kweyimirirwa.