Breaking
News: Aneewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso buli lunaku e Bukoto ku Simba. News: Abantu 4 abagambibwa okutta eyali omuduumizi wa Kkiraabu ya SC Villa David Owor, baleeteddwa ku Kkooti yOmulamuzi we Makindye okusomerwa emisango News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu!
▶ UP NEXT Wolokoso 9:00 AM - 10:00 AM
Now Playing ยท 506 listening Simba FM Live

Tetulidde yadde ekikumi ku nsimbi ezatuweebwa – PS Atwine

June 21, 2020 · Mubiru Ali

Permanent Secretary wa Ministry of Health- Uganda Dr. Diana Atwine;”Tetubbye yadde ekikumi ku ssente za Gavumenti (#COVID-19) ebyogerwa abantu ab’ensaalwa. Tebalina bukakafu okujjako engambo. Abamu kuffe tukola lwakuba twagala emirimu gyaffe, twagala okukola, twewaayo wamu n’ensa. Tuli beetegefu okulaga embalirira yabuli nsimbi ezituweereddwa.”
#MOHCOVIDAccountability