Breaking
News: Katikkiro Charles Peter Mayiga Akawungeezi ka leero ŋŋenzeeko mu maka gomugenzi Alex Mukulu, okukubagiza abenju nabooluganda olwokuviibwako News: Olutindo -Kakande- Kivumbi tanatereera. Balaam tamanyi kyakola, kati awoze order mbu yali advise. News: Okwewandiisa mu Ngule kugenda mu maaso wano e Bukoto ku Simba. Tukulinze
ON NOW Binsangawano ▶ UP NEXT Simba Taxi 10:00 AM - 1:00 PM
Now Playing · 1,149 listening Simba FM Live
binsangawano show photo

On Air

Binsangawano

Ndausi - Julius Kidomole - Mbabali

Morning show 6:00 AM - 10:00 AM

Tetujja kupondooka – Bebe Cool

August 31, 2019 · Mubiru Ali
Bebe Cool agamba nti; “Tetujja kupondooka olw’ebikolwa eby’okutiisatiisa era tetujja kweyisa nga bbo. Byebakola okututiisatiisa bitwongera ku badduka. Leero nfisizaawo akadde okukyalira omuvubuka eyakubiddwa emisumaali mu bibatu olw’okuba awagira Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni ne National Resistance Movement – NRM.
Nkubiriza bonna aba Silent Majority, NRM n’abawagizi ba Pulezidenti Museveni obutapondooka olw’ebikolwa nga bino eby’ekisiru, tuveeyo mu lwatu tulage obwagazi wamu n’obuwagizi bwaffe eri Pulezidenti Museveni.”