Breaking
News: Eggwanga lyabantu eritawena, omusajja yenna okuwasaayo omukazi alina kutwalayo musota singa gumulema okuwaayo omukazi aba amusubiddwa. News: Gasimbagane-Rwomushana-Ku mwenge Balaam atuuse wayabikira, byakola biweddeyo. Express way saga….. News: Ba Directors, Management nAbakozi ba Radio Simba tutuusa okusaasira kwaffe eri abenju ya Alex Mukulu atuvudde ku maaso.
ON NOW Simba Taxi ▶ UP NEXT Ebyemizannyo 1:00 PM - 2:00 PM
Now Playing Simba FM Live
simba show photo

On Air

Simba Taxi

Connie Nalugwa

Mid MORNING SHOW 10:00 AM - 1:00 PM

Tetujja kubasasulira musolo gwa OTT – Parliament

September 14, 2018 · Mubiru Ali

Olukiiko olukulu olw’eggwanga luvuddeyo nelufulumya ekiwandiiko ku nsonga ya Hon. Kaps Hassan Fungaroo omubaka wa Obongi County Moyo District nga ekwatagana ku kyokusasulira ababaka omusolo gwa Social Media ku Ipad ezabaweebwa Palamenti. Ekiwandiiko kino kiraga nti Palamenti yakwatagana ne Kkampuni emu okuteeka data ku Ipad z’ababaka abasobozesa okufuna ebiwandiiko Palamenti byeba esindise era nga bwebaba baagala okukozesa Social Media buli omu alina essimu ye eyomungalo gyasobola okusasulira omusolo nakozesa eyo.