Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule tukulinze wano e Bukoto ku Simba ennaku zonna. News: Eggwanga lyabantu eritawena, omusajja yenna okuwasaayo omukazi alina kutwalayo musota singa gumulema okuwaayo omukazi aba amusubiddwa. News: Gasimbagane-Rwomushana-Ku mwenge Balaam atuuse wayabikira, byakola biweddeyo. Express way saga…..
ON NOW Emboozi Kafunda Live ▶ UP NEXT Olutindo 7:00 PM - 8:00 PM
Now Playing · 383 listening Simba FM Live
emboozi show photo

On Air

Emboozi Kafunda Live

Kalebule

6:00 PM - 7:00 PM 6:00 PM - 7:00 PM

Teri ssente zakubaddiza – Bahati

November 16, 2018 · Mubiru Ali

Omubeezi wa Minisita w’ebyensimbi David Bahati yakakasiza Palamenti ng’omusolo ku mobile money ogw’obutundu obutaano kukikumi, bwegutandika okukola olunaku olwaleero.
Kino kyadiridde ababaka okuteeka Gavumenti ku nninga enyonyole lwaki omusolo tegukendezebwa nga, newankubadde Omukelembeze w’eggwanga yassa dda omukono ku tteeka erigukendeeza.