Breaking
News: Abantu abamu embezzi mugirya lwakugiwoomerwa, nze ngirya lwakwesasuza – Amos Mukhwana News: Ssaabawandiisi wa National Unity Platform David Lewis Rubongoya avuddeyo nategeeza nga abebyokwerinda nga bakulembeddwamu Eggye lya UPDF ssaako ne News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya teggwa matendo etinta tinta ku abiri mu ettaano.
ON NOW Simba Sports ▶ UP NEXT Ekiggunda 8:00 PM - 12:00 AM
Now Playing ยท 93 listening Simba FM Live
simba show photo

On Air

Simba Sports

Commentary Team

2:00 PM - 8:00 PM 2:00 PM - 8:00 PM

Teri musirikale wa UPDF abanja – Brig. Karemire

September 26, 2018 · Mubiru Ali

Omwogezi wa maggye Brig. Richard Karemire avuddeyo ku mukutu gwa Facebook nasambajja ebyafulumidde mu lupapula lw’amawulire olwa Daily Monitor ku lw’okubiri nti abasirikale ba UPDF babanja omusaala olw’akanyigo k’ensimbi akaliwo mu ggwanga. Ono agamba nti teri musirikale wa UPDF n’omu ataafuna musaala. Omusaala wamu ne allowances zaabwe zisasulirwawo era mu bujjuvu.