Breaking
News: Gasimbagane-Rwomushana-Ku mwenge Balaam atuuse wayabikira, byakola biweddeyo. Express way saga….. News: Ba Directors, Management nAbakozi ba Radio Simba tutuusa okusaasira kwaffe eri abenju ya Alex Mukulu atuvudde ku maaso. News: Munnamateeka Kenneth Paul Kakande ……..Hon.
▶ UP NEXT Gospel Show 7:00 AM - 9:00 AM
Now Playing Simba FM Live

Teri mulonzi ayinza kwagala kutta mubaka we gweyalonda – Ssekikubo

July 13, 2018 · Mubiru Ali

Omubaka wa Lwemiyaga mu Lukiiko olukulu olw’eggwanga nga munnakibiina kya NRM Theodore Ssekikubo agamba nti Gavumenti tesaanye kunyigiriza bawi bamusolo, balina kubeera benkanya batuuse ebirowoozo by’abalonzi.

Ayongeddeko nagamba nti Omubaka abantu gwebalonda nga bamwagala lwaki babeera bamwefuulira batuuke okumutta?! Tukuume Bannayuganda bonna so ssi babaka.