Breaking
News: Eggwanga lyabantu eritawena, omusajja yenna okuwasaayo omukazi alina kutwalayo musota singa gumulema okuwaayo omukazi aba amusubiddwa.
News: Gasimbagane-Rwomushana-Ku mwenge Balaam atuuse wayabikira, byakola biweddeyo. Express way saga…..
News: Ba Directors, Management nAbakozi ba Radio Simba tutuusa okusaasira kwaffe eri abenju ya Alex Mukulu atuvudde ku maaso.
Teri kugenda Kasese
October 4, 2018 · Mubiru Ali
Omusinga wa Rwenzururu Charles Wesley Mumbere n’abaali abakuumi be bakuvunanibwa mu kkooti enkulu ewozesa bakalintalo mu Uganda. Bino byogeddwa Ssaabawolereza wa Rwenzururu era puliida wa Mumbere ku kkooti e Jinja bwabadde azze okukola ku mpapula ezisaba kkooti ekkirize Mumbere addeyo e Kasese ne bakamutema nti kati wakuwozesebwa kkooti ewozesa bakalintalo.

