Breaking
News: Eggwanga lyabantu eritawena, omusajja yenna okuwasaayo omukazi alina kutwalayo musota singa gumulema okuwaayo omukazi aba amusubiddwa. News: Gasimbagane-Rwomushana-Ku mwenge Balaam atuuse wayabikira, byakola biweddeyo. Express way saga….. News: Ba Directors, Management nAbakozi ba Radio Simba tutuusa okusaasira kwaffe eri abenju ya Alex Mukulu atuvudde ku maaso.
ON NOW Tokammalirawo ▶ UP NEXT Mukulikeeyo 4:00 PM - 6:00 PM
Now Playing ยท 47 listening Simba FM Live
tokammalirawo show photo

On Air

Tokammalirawo

Sureman Segawa

2:00 PM - 4:00 PM 2:00 PM - 4:00 PM

Teri kubaddiza ssente zasalwa ku mobile money ng’omusolo – Keith

October 6, 2018 · Mubiru Ali

Keith Muhakanizi nga ono ye Muwandiisi w’eggwanika ly’ensimbi mu Minisitule y’ebyensimbi avuddeyo nategeeza Bannayuganda nti ekitundu ekimu (1%) ekyawoozebwa ku Bannayuganda nga omusolo kukozesa Mobile Money nti gwabagibwako mu mateeka era Gavumenti sineteefuteefu kuzibadizza oluvannyuma lwa Palamenti okuvaayo n’ebbago erigusalako era neguyisibwa. Ono asabye abazisuubira mufune ku vvu munnuuneko.