Breaking
News: Katikkiro Charles Peter Mayiga Akawungeezi ka leero ŋŋenzeeko mu maka gomugenzi Alex Mukulu, okukubagiza abenju nabooluganda olwokuviibwako News: Olutindo -Kakande- Kivumbi tanatereera. Balaam tamanyi kyakola, kati awoze order mbu yali advise. News: Okwewandiisa mu Ngule kugenda mu maaso wano e Bukoto ku Simba. Tukulinze
ON NOW Emambya ESaze ▶ UP NEXT Binsangawano 6:00 AM - 10:00 AM
Now Playing · 234 listening Simba FM Live
emambya show photo

On Air

Emambya ESaze

Kakos Soldier

Waking you up very early, with thrilling stories… 4:00 AM - 7:00 AM

Teri bikujjuko bya mwaka – Judith Nabakooba

December 27, 2020 · Mubiru Ali
Minisita w’ebyamawulire ne ICT Judith Nabakooba avuddyo nategeeza nga bwewategenda kubeerayo bivvulu byonna, okusaba okwekiro wamu n’okukuba ebiriroliro nga tuyingira omwaka omuggya olw’ekirwadde kya #COVID-19.
Nabakooba agamba nti ebiragiro byonna bikyaliwo nga curfew wamu n’amateeka g’ebidduka nti era Uganda Police Force tegenda kulonzalonza kukwata oyo yenna anagamenya.