Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule tukulinze wano e Bukoto ku Simba ennaku zonna. News: Eggwanga lyabantu eritawena, omusajja yenna okuwasaayo omukazi alina kutwalayo musota singa gumulema okuwaayo omukazi aba amusubiddwa. News: Gasimbagane-Rwomushana-Ku mwenge Balaam atuuse wayabikira, byakola biweddeyo. Express way saga…..
ON NOW Mukulikeeyo ▶ UP NEXT Emboozi Kafunda Live 6:00 PM - 7:00 PM
Now Playing ยท 241 listening Simba FM Live
mukulikeeyo show photo

On Air

Mukulikeeyo

Kasagazi Tumbeetu - Flosh

Evening show 4:00 PM - 6:00 PM

Teri bigezo birala bya bayizi ba p7 – Minisita

November 9, 2018 · Mubiru Ali

Minisita w’ebyenjigiriza n’emizannyo era nga ye Mukyala w’omukulembeze w’eggwanga Muky. Janet Kataha Museveni yavuddeyo nategeeza olukiikol olukulu olw’eggwanga olunaku lw’eggulo nti abayizi ab’ekibiina eky’omusanvu abatasobodde kutuula bigezo byabwe omwaka guno olw’abakulira amasomero okubulankanya ensimbi z’okwewandiiisa wamu n’ensonga endala nga bwetajja kuweebwa mukisa kutegekerwa bigezo byanjawulo wabula okulinda omwaka ogujja baddemu ekibiina eky’omusanvu.
Yayongedde nategeeza nti singa kyateegerekeka nga ebigezo tebinakolebwa balibadde bayambibwa.
Yayongeddeko nti singa baweebwa ebigezi abakulira wamu ne banannyini masomero bandi kozesa omukisa ogwo nebatandika okubulankanya ensimbi z’abayizi nga bakimanyi nti bajja kuweebwa omukisa oluvannyuma.