Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule obudde buggwaayo yanguwako ku simba e Bukoto oleme kusubwa.
News: Hon. Paulson Luttamaguzi …..Lwaki temuleka Bannayuganda ababa bekoledde akassente kaabwe wadde kava bweru okufuna akassente kaabwe mu bwangu
News: Olutindo -Kalanzi- Abasajja tebalina kisa, bakuba akaana kange oluyi olwokubuuza lwaki bankuba!
teri babaka batafaanaganya kikula kukyaliragana e Kyankwanzi
March 16, 2019 · Mubiru Ali
Ababaka ba Palamenti Bannakibiina kya National Resistance Movement – NRM abali mu Lusirika e Kyankwanzi baweereddwa ebiragiro ebikakali okuli obutanywa sigala, obutakyaaza bagenyi bakikula kirala mu bifo gyebasula nga kino kyandibakugira obuteesa mpiki za mukwano wamu n’ebirala.