Breaking
News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu! News: Minisita avunaanyizibwa ku byentambula nenguudo Hon. News: Katikkiro Charles Peter Mayiga Nsisinkanye abaami beggombolola okuva mu masaza ga Buganda, twogedde ku nsonga ezenjawulo naddala engeri gye
ON NOW Neyimbira Byange 2026
Now Playing ยท 231 listening Simba FM Live
neyimbira show photo

On Air

Neyimbira Byange 2026

Jimmex - Sula - Liana

Luganda quick 9:00 PM - 12:00 AM

Teri agenda tugaana kwambala nkofiira myufu – Bobi Wine

October 1, 2019 · Mubiru Ali
Bannakisinde kya People Power – Uganda nga bakulembeddwa omubaka wa Kyaddondo East Robert Kyagulanyi Ssentamu aka Bobi Wine, omwogezi wa People Power Our Power Joel Ssenyonyi, n’ababaka abalala bakubye olukungaana okwogera ku ky’eggye lya Uganda Peoples’ Defence Forces – UPDF okuvaayo neriwera obukofiira obumyufu. Bano bagamba nti nga beyambisa Ssemateeka tebajja kulekerawo kwambala nkofiira zino kuba teziriiko kabonero k’amaggye konna.