Breaking
News: Gaagano amawanga gabantu nga go gasinga kwagala basajja baavu okuwasa bawala baabwe kuba abasajja abaavu balina kye babafunamu ekinene ennyo. News: Gasimbagane-Rwomushana-Buli yegaanye nti tamanyi Muwanga gyali Kati yavuddewa? Yeyetutte ku Poliisi? News: Ku Mutoto Cultural Centre batongozza okusala Imbalu omwaka guno nga kino kyakukolebwa okutuusa December.
ON NOW Tokammalirawo ▶ UP NEXT Mukulikeeyo 4:00 PM - 6:00 PM
Now Playing ยท 337 listening Simba FM Live
tokammalirawo show photo

On Air

Tokammalirawo

Sureman Segawa

2:00 PM - 4:00 PM 2:00 PM - 4:00 PM

Temwetantala okwesimbawo ku bwa Namunigina – Lumumba.

October 29, 2015 · Mubiru Ali

Ssaabawandiisi wa NRM Justine Kasule Lumumba alabudde abo bonna abaawanguddwa mu Kamyufu ka NRM obuteetantala kwesimbawo mu kalulu k’awamu akabindabinda mu 2016.
Lumumba agamba nti kasita baneetantala okwesimbawo bunaaba tebakyali ba memba ba NRM nga etteeka ly’ekibiina bwerigamba..
Wabula a asabye buli eyawanguddwa akkirizze nti yawanguddwa naye bwewabaawo yeemulugunya aleete Okwemulugunya kwe mu kakiiko. Lumumba era agamba nti bataddewo akakiiko akeetengeredde okukola okunoonyereza ku mivuyo.