Breaking
News: Munnamateeka Kenneth Paul Kakande ……..Hon. News: Oyo yenna aneetaba mu Ngule tosigalira, jangu nendukusa yo e Bukoto ku Simba mwewandiise. News: Luggya Bossa Tabula amaziga gamuyiseemu oluvannyuma lwomulamuzi okubasingisa omusango ye ne kizibwe we Luggya Noah omusango gwokutta eyali Omukulu
ON NOW Gasimbagane ▶ UP NEXT Weekend Taxi 12:00 PM - 2:00 PM
Now Playing ยท 1,423 listening Simba FM Live
gasimbagane show photo

On Air

Gasimbagane

Peter Kibazo

10:00 AM - 12:00 PM 10:00 AM - 12:00 PM

Temwerabira baana bammwe lwa mwenge

June 17, 2018 · Mubiru Ali

Minisita w’ebyenjiriza n’ebyemizannyo mu ggwanga yeyabadde omugenyi omukulu kumukola gw’okukuza olunaku lw’omwana w’omuddugavu nga emikolo gino gyabadde ku Kirigwajjo Sec. School mu Kibaale Disitrikiti.

Yasabya abantu bonna okufaayo okulaba nti balabirira abaana mu mbeera zonna nga okubakiriza okwogera gyebali, okulya obulungi ewaka ne ku masomero.

Yasabye abalimi okulima emmere ey’omugaso eri emibiri, n’okwewala okugitunda yonna mu butale.