Breaking
News: Aneewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso buli lunaku e Bukoto ku Simba.
News: Abantu 4 abagambibwa okutta eyali omuduumizi wa Kkiraabu ya SC Villa David Owor, baleeteddwa ku Kkooti yOmulamuzi we Makindye okusomerwa emisango
News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu!
Temwekwasa COVID-19 mutegeke okulonda zaabike – Bobi Wine
June 22, 2020 · Mubiru Ali
Munnakisinde kya People Power – Uganda era Omubaka wa Kyaddondo East Robert Kyagulanyi Ssentamu aka Bobi Wine avuddeyo nawakanya ebya scientific elections era nanenya Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni okwekobaana n’Akakiiko k’ebyokulonda aka Electoral Commission Uganda nga bekwasa #COVID-19 okulemesa Bannayuganda okwenyigira mu kalulu akamazima n’obwenkanya.
📸 Nicholas Bamulanzeki