Breaking
News: Aneewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso buli lunaku e Bukoto ku Simba.
News: Abantu 4 abagambibwa okutta eyali omuduumizi wa Kkiraabu ya SC Villa David Owor, baleeteddwa ku Kkooti yOmulamuzi we Makindye okusomerwa emisango
News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu!
Temuwa balonzi ssente – Hon. Anite
July 9, 2020 · Mubiru Ali
Hon Anite Evelyn: “Nkubiriza Bannabyabufuzi wamu n’Abakulembeze abalala okukomya omuze gw’okugabira abaIonzi baabwe ensimbi wabula babawulirize, bategeere ebyetaago byabwe babawe byebetaaga okukola emirimu wamu n’obukodyo obusobola okubayimirizaawo mu bulamu bwabwe.”