Breaking
News: Ekimotoka kyenkokoto ekya Hardware World kyabuddeko mixer neggwa eri olunaku lweggulo! News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya teggwa matenda ekintabuntisi leero ku nnya ekiro girindirire ngabakontanyi nendukusa zaabwe nga News: Bishop wa North Karamoja Diocese, Rt. Rev.
ON NOW Binsangawano ▶ UP NEXT Simba Taxi 10:00 AM - 1:00 PM
Now Playing ยท 805 listening Simba FM Live
binsangawano show photo

On Air

Binsangawano

Ndausi - Julius Kidomole - Mbabali

Morning show 6:00 AM - 10:00 AM
News

Temuteka by’amawanga mu nsonga nkulu – LOP Ssenyonyi

August 8, 2024 · Mubiru Ali
Akulira oludda oluwabula Gavumenti mu Palamenti Joel Ssenyonyi avuddeyo nasaba Ababaka aba mu Mambuka abasunguwadde olwebyo byeyayogedde ku ntuula za Palamenti okuzitambuza mu bitundu eby’enajwulo obutatabinkirizaamu byamawanga nti wabula batunuulire ensonga eno mu ngeri eyekikulu nti singa nga ddala bagezaako kulwanyisa bwavu mu bitundu byabwe, bandibadde bateesa nti obuwumbi 5 obugenda okusaasanyizibwa ku lutuula luno zikozesebwe mu kutumbula obuweereza obw’enjawulo okusinga okuzikozesa olunaku olumu.
#ffemmwemmweffe