#Wolokoso;
Omuyimbi wa Dancehall Beenie Gunter, ng’amannya ge amatuufu ye Baguma Crescent avuddeyo nasaba Bannayuganda obutatijisa nnyo nakuwanika omuyimbi ow’emyaka 7 Fresh Kid UG Patrick Ssenyonjo.
Ono agamba nti Fresh Kid bwaba wakuyimba obulamu bwe bwonna ebintu alina kubikwata mpola kuba okumutijisa kijja kumumeza amalala ekijja okumusuula amangu ennyo.
‘Temumeza Fresh Kid malala’ – Beenie Gunter

