Breaking
News: Eggwanga lyabantu eritawena, omusajja yenna okuwasaayo omukazi alina kutwalayo musota singa gumulema okuwaayo omukazi aba amusubiddwa. News: Gasimbagane-Rwomushana-Ku mwenge Balaam atuuse wayabikira, byakola biweddeyo. Express way saga….. News: Ba Directors, Management nAbakozi ba Radio Simba tutuusa okusaasira kwaffe eri abenju ya Alex Mukulu atuvudde ku maaso.
ON NOW Tokammalirawo ▶ UP NEXT Mukulikeeyo 4:00 PM - 6:00 PM
Now Playing · 221 listening Simba FM Live
tokammalirawo show photo

On Air

Tokammalirawo

Sureman Segawa

2:00 PM - 4:00 PM 2:00 PM - 4:00 PM

Temukyamukirira lwa Jennifer – Beti Kamya

October 19, 2018 · Mubiru Ali

Minisita wa Kampala Beti Olive Namisango Kamya alabudde omuloodi Meeya wa Kampala Erias Lukwago obutakyamukirira olw’okulekulira kwa Nankulu wa Kampala Jennifer Musisi Ssemakula Nakku kuba kissa eby’okwerinda by’ekibuga ku bunkenke.
Kamya abadde ayogerako ne Bannamawulire mu Kampala nasaba Bannakampala obutabuguumirira kitetaagisa.