Temukyalina nabudde bukyalira ku Nubian Li – Aganaga

Pinterest LinkedIn Tumblr +
MUNZIKIRIZE NKYALIRE NUBIAN LI KUBA TEMULINA BUDDE:
Omuyimbi Mukiibi Sadat aka Kalifah AgaNaga avuddeyo ku Nubian li; “Nga Taata era Muyimbi munange, mpulira nga njagala okukyalira ku Nubian Li kuba abantu balekerawo okumwogerako ku social media ate nga mu budde bwa kkampeyini ekigambo “Free” ku Facebook kyalinga bimuli ku mmeeza.
Mikwano gye tebakyamukyalira yadde, nze nga omulabe waabwe, nsaba National Unity Platform n’obuwombeefu banzikirize mukyalire ku lwabwe.”
Share.

Leave A Reply