Breaking
News: Okwewandiisa mu Ngule kusembedde anti kutandika ku Bbalaza nga 1082026 e Bukoto ku Simba. News: Emboozi yomu Kafunda ne Commander 1 Kalebule Omulebuzi atalebula ne balebula Sula Fulexible agamba nti eddogo eriri mu ndongo teryogerekeka, News: Eddogo mu bayimbi terigambika. Abegabya collabo tojja owedde. Amasaba gali e Makindye gasinga studio
ON NOW Mukulikeeyo ▶ UP NEXT Emboozi Kafunda Live 6:00 PM - 7:00 PM
Now Playing ยท 181 listening Simba FM Live
mukulikeeyo show photo

On Air

Mukulikeeyo

Kasagazi Tumbeetu - Flosh

Evening show 4:00 PM - 6:00 PM

Temukakaatika bakulembeze ku balonzi – President Museveni.

March 14, 2016 · Mubiru Ali

rtr3jcnv.jpg.CROP.promo-mediumlarge

Pulezidenti Museveni alabudde abakulembeze ba NRM obuteekakaatika ku balonzi kubanga kino kibeetamisa okulonda.

Museveni bino yabadde abikkaatiriza ku bakulembeze ba NRM abali mu Lusirika lwabwe e Kyankwanzi. Ayongera nti abantu balekebwe beelondere abantu bebaagala aba” batamiivu balonde batamiivu bannaanwe “.

Pulezidenti agattako nti abakulembeze tebakoledde bantu ky’ova olaba nga ba Minisita bangi baawanguddwa mu kalulu.

U