Breaking
News: Gaagano amawanga gabantu nga go gasinga kwagala basajja baavu okuwasa bawala baabwe kuba abasajja abaavu balina kye babafunamu ekinene ennyo. News: Gasimbagane-Rwomushana-Buli yegaanye nti tamanyi Muwanga gyali Kati yavuddewa? Yeyetutte ku Poliisi? News: Ku Mutoto Cultural Centre batongozza okusala Imbalu omwaka guno nga kino kyakukolebwa okutuusa December.
▶ UP NEXT Awali Omukka 9:00 PM - 12:00 AM
Now Playing ยท 103 listening Simba FM Live

Temujja kutabangula ggwanga lyange – Gen. Muhoozi

February 19, 2022 · Mubiru Ali

Omuduumizi w’eggye lya UPDF eryokuttaka Lt. Gen. Muhoozi Kainerugaba; “Bino sibyabufuzi, ebyobufuzi saafala kumanya. Ebikolwa ebitali mu mateeka era ebimenya amateeka ebya RNC Yuganda emabegako awo byali bitutwala mu ntalo ez’ekisiru! Abo bonna abenyigira mu bikolwa bino ebyokubuzaabuza abantu bakuzuulibwa. General Kayumba ne RNC, simanyi buzibu ki bwolina mu Rwanda ne RPF/RDF? Nkulabula obutakozesa Ggwanga lyange okutuukiriza ebigendererwa byammwe.”