Breaking
News: Awali Omukka-Ssewandagi-Balaam okuswaza Nameere Omuganda ogenderera ki? Obikola eno ate e Bunyoro? News: Yiino kkampuni ekoze tisaati ngomuntu ogyambalira omwezi gumu nga tagyozezza. News: Gasimbagane-Rwomushana-UPDF okugenda e Gaza tugenda mu bulabe. Ente okufa obutwa, Govt eriwa?
ON NOW Ennyimba Ezaffe ▶ UP NEXT Emambya ESaze 4:00 AM - 7:00 AM
Now Playing · 140 listening Simba FM Live
ennyimba show photo

On Air

Ennyimba Ezaffe

Mc Kakos Soldier

Sampling the most listened to songs from Uganda 12:00 AM - 4:00 AM

Temuggwamu ssuubi – Besigye

November 30, 2016 · Mubiru Ali

Col. Dr. Kizza Besigye eyakwatira FDC bendera mu kuvuganya ku ntebe y’eggwanga ategeezezza abawizi be obutaggwamu ssuubi n’akatono wabula okweyongera obuvumu, embavu n’okwegatta basobole okusindiikiriza Gavumenti eno eriko.

Besigye agamba nti engeri nnyingi nnyo ezisobola okuggyako nnakyemalira akalulu nebwekaba kalemeddwa okumuggyako . Okwogera bino abadde ayogerako mu lukungaana gaggadde lwakubye  mu Tawuni kanso y’e Buwenge mu Disitulikiti y’e Jinja era asinzidde wano n’ategeeza abantu nti Pulezidenti Museveni  tagenda kumalako kisanja kino ng’akyali ku ntebe.