Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule tukulinze wano e Bukoto ku Simba ennaku zonna. News: Eggwanga lyabantu eritawena, omusajja yenna okuwasaayo omukazi alina kutwalayo musota singa gumulema okuwaayo omukazi aba amusubiddwa. News: Gasimbagane-Rwomushana-Ku mwenge Balaam atuuse wayabikira, byakola biweddeyo. Express way saga…..
ON NOW Neyimbira Byange 2026
Now Playing ยท 376 listening Simba FM Live
neyimbira show photo

On Air

Neyimbira Byange 2026

Jimmex - Sula - Liana

Luganda quick 9:00 PM - 12:00 AM

Temugenda kubba kalulu ka NUP – Hon. Patrick Nsanja

December 5, 2021 · Mubiru Ali

Omubaka wa Ntenjeru South Hon. Patrick Nsanja avuddeyo nalabula oyo yenna asuubira okutataaganya okulonda okugenda okubaawo nga banoonya anadda mu kifo kyeyali Ssentebe wa Disitulikiti ye Kayunga nti alye kamanye ngakoza n’owebbwa kuba Bannakibiina kya National Unity Platform betegefu okukuuma akalulu kano n’omutima gumu.
Ye omukyala Harriet Nakwedde akwatudde NUP bendera agamba nti obumu bwokka bwebujja okutuusa Disitulikiti y’e Kayunga kubuwanguzi.