Latest News
0

Temugaana bayizi kutuula bigezo wadde mubabanja – Mathew Bukenya.

Ssaabawandiisi w’ekitongole ebivunaanyizibwa ku bigezo mu ggwanga (UNEB) Mathew Bukenya asabye abakulu b’amasomero wonna mu ggwanga obutagaana bayizi batannamalayo bisale bya ssomero kukola bigezo bya S. 4.

Ebigezo bya S. 4 bitandika nkya nga 12 gwekkumi nga abayizi batandika na ssomo lya physics.

 

More Similar Posts

Menu