Temuddamu kukuba bantu – HE. Y.K Museveni

Pinterest LinkedIn Tumblr +

Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni; “Nina obuzibu n’abakuuma ddembe bange abakuba Abantu. Lwaki okuba omuntu, kuba n’ente tebazikuba ensangi zino. Saagala kuddayo kuwulira mukuuma ddembe akuba omuntu. Mukwate muteeke ku mpingu mutwale mu kkomera. Nawulidde nti bwenagaanye abakuuma ddembe okuyingira mu nnyumba kati mukungaana nemukola Ebbaala mu nnyumba. Munoonyereze mubakwate, era gwebanakwata bajja kuvunaana musango gwakugezaako kutta Bantu.”

Share.

Leave A Reply