Breaking
News: Ekimotoka kyenkokoto ekya Hardware World kyabuddeko mixer neggwa eri olunaku lweggulo! News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya teggwa matenda ekintabuntisi leero ku nnya ekiro girindirire ngabakontanyi nendukusa zaabwe nga News: Bishop wa North Karamoja Diocese, Rt. Rev.
ON NOW Binsangawano ▶ UP NEXT Simba Taxi 10:00 AM - 1:00 PM
Now Playing ยท 805 listening Simba FM Live
binsangawano show photo

On Air

Binsangawano

Ndausi - Julius Kidomole - Mbabali

Morning show 6:00 AM - 10:00 AM
News

Tebibadde byangu baloopa ne NCHE okunemesa okutikkirwa – Bobi Wine

August 8, 2024 · Mubiru Ali
Omukulembeze wa National Unity Platform Kyagulanyi Ssentamu Robert aka Bobi Wine; “Amawulire g’okutikkirwa kwange bwegafuluma, nga bulijjo abavaayo okugezaako okunnafuya nebavaayo, nebatandika okukola ekisoboka okulaba nti sotikkirwa. Abamu nga bamanyiddwa nti bakolera Gavumenti bagenda mu National Council for Higher Education. Abakungu okuva mu NCHE bagenda ku University nebasaba babawe ebiwandiiko ebikwatagama n’okusoma kwange okwali kwenasabira ekifo, kwebampeera ekifo, ebibuuzo byenakola, course work owemyaka gyonna nekwenasasuliranga ebisale. Oluvannyuma lwokunoomyereza okwamaanyi y’ensonga lwaki banzikirizza okutikkirwa leero.” Tukuyozaayoza Ssebo, weebale kusoma.
#ffemmwemmweffe