Tanzania sibakujaguza amazuukira ga Yesu

Pinterest LinkedIn Tumblr +
E TANZANIA SIBAKUJAGUZA AMAZUUKIRA GA YESU:
Bannansi b’e Ggwanga lya Tanzania ku mulundi guno sibakwetaba mu bikujjuko bya mazuukira ga Yezu Kulisitu nga bwekizze kiba, kino kidiridde okuba nti e Ggwanga likyali mukukungubagira abadde Pulezidenti omugenzi Dr. John Pombe Magufuli okw’ennaku 21.
Bino birangiriddwa omwogezi wa Poliisi mu Ggwanga lya Tanzania David Misime, nga n’amasinzizo galagiddwa okutendereza mu ngeri ya kimpowooze.
Share.

Leave A Reply