Breaking
News: Chairperson wa UWOPA Agnes Auna avuddeyo nategeeza nga bwatagenda kutiisitiisibwa Kabanda. News: Abakungu okuva mu Immigration bavuddeyo nebakakasa nga Munnamateeka era omulwanirizi weddembe Aloikin Praise Opoloje bweyakwatiddwa ku kisaawe News: Abanoonyi bobuddamu bakedde kwekalakaasiza ku kitebe kyAmawanga amagatte ekivunaanyizibwa ku banoonyi bobuddamu ekya United Nations High
ON NOW Mukulikeeyo ▶ UP NEXT Emboozi Kafunda Live 6:00 PM - 7:00 PM
Now Playing · 106 listening Simba FM Live
mukulikeeyo show photo

On Air

Mukulikeeyo

Kasagazi Tumbeetu - Flosh

Evening show 4:00 PM - 6:00 PM

Takisi eyingiridde abasala embalu , 4 bafu 16 bapookya – Kisoga

September 23, 2016 · Mubiru Ali

Abantu bana bafiiriddewo mbulaga ate abalala 16 nebaddusibwa mu ddwaaliro nga biwala ttaka mu mu kakbenje akaguddewo  leero mu kalasa mayanzi ku kyalo Bumbajja ekisangibwa ku luguudo  mwasa njala oluva e Kisoga okudda e Nkokonjeru 

Akabeje kano kavudde ku Takisi nnamba UAR 517 eyingiridde abantu ababadde bazina akadodi mu mukolo gw’okusala embalu .

Akulira Police y’ebidduka mu Mukono Disitulikiti Ssonko Musa akakasizza nti akabenje kano kavudde ku kuvugisa kimama . Kitalo