Abantu abawerera ddala kkumi bebattiddwa mu bbanga lya mwezi gumu mu Disitulikiti y'e Mityana nga ku bano omukaaga abakazi, abasajja abasstu n'omwana wa mwaka gumu n'ekitundu.
Abantu abano abattiddwa babadde bakubwa bukubwa ngeri ya byuma era nga basangiddwa mu magombolola omuli ; Myanzi, Bikers , Maanyi, Kikandwa ne ttawuni kkanso y'e Ssekanyonyi.
Omwogezi wa Police mu bitundu bya Wamala, Nobert Ochom agamba nti abantu bano baabattira walala nebabaleeta okubasuula mu bitundu ebyo.
Ochom ayongerako nti abatemu bano police enaatera okubagwa mu buufu wabula obutafaananako nga ebyali e Wakiso, abakazi abattiddwa tebasoose kusobezebwako .
🎙️ Featured Radio Shows
Binsangawano 6:00 AM – 10:00 AM
Zuukuka n'akamwenyumwenyu n'abakozi baffe ab'oku makya abatandika olunaku lwo n'ennyimba eziri ku mulembe, ezirimu okusesa, okusanyusa, n'eby'amasanyu n'ebyemizannyo nga biri…
Emambya Esaze 4:00 AM – 6:00 AM
Tandika olunaku lwo n'ebikulu ebisinga n'amawulire g'oku makya nga owuliriza Kakos kumakya.
SIMBA TAXI
Connie Nalugwa - Nannyini tutu! akuzannyira ennyimba ezisanyusa ez'okumakya. Connie akuletera amawulire agakwata ku kitundu agagabanyizibwa abawuliriza. Mu pulogulaamu eno,…
