Omuliro gwakutte emotoka y’amafuta mu Ppaaka ya Loole eyali ppaaka ya bbaasi za Kalita mu kibuga Fortpotal negwokya emotoka 4, Boda Boda wamu n’ebizimbe ebirinaanyewo. Okusinziira ku babaddewo bagamba nti omuliro gwavudde ku mukyala asiika chips eyabadde alinaanye emotoka y’amafuta eyabadde etonnya.
Kigambibwa nti abantu babiri bandiba nga baluguzeemu obulamu n’abalala abawerako nebalumizibwa.
🎙️ Featured Radio Shows
Binsangawano 6:00 AM – 10:00 AM
Zuukuka n'akamwenyumwenyu n'abakozi baffe ab'oku makya abatandika olunaku lwo n'ennyimba eziri ku mulembe, ezirimu okusesa, okusanyusa, n'eby'amasanyu n'ebyemizannyo nga biri…
Emambya Esaze 4:00 AM – 6:00 AM
Tandika olunaku lwo n'ebikulu ebisinga n'amawulire g'oku makya nga owuliriza Kakos kumakya.
SIMBA TAXI
Connie Nalugwa - Nannyini tutu! akuzannyira ennyimba ezisanyusa ez'okumakya. Connie akuletera amawulire agakwata ku kitundu agagabanyizibwa abawuliriza. Mu pulogulaamu eno,…
