Taban Amin akunyiziddwa aba CID

Pinterest LinkedIn Tumblr +
TABAN AMIN JANGU OBITEBYE;
Mutabani weyaliko Pulezidenti wa Yuganda Idi Amin Dada, Taban Idi Amin akunyiziddwa abakola ku kunoonyereza okuva mu Kitongole kya CID ku Kitebe kyabwe e Kibuli nga kigambibwa nti yenyigira mu kufera Bannansi ba Amerika obukadde bwa Ddoola 8 okusinziira ku mwogezi wa CID Charles Twiine.
Share.

Leave A Reply