Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule obudde buggwaayo yanguwako ku simba e Bukoto oleme kusubwa. News: Hon. Paulson Luttamaguzi …..Lwaki temuleka Bannayuganda ababa bekoledde akassente kaabwe wadde kava bweru okufuna akassente kaabwe mu bwangu News: Olutindo -Kalanzi- Abasajja tebalina kisa, bakuba akaana kange oluyi olwokubuuza lwaki bankuba!
ON NOW Tokammalirawo ▶ UP NEXT Mukulikeeyo 4:00 PM - 6:00 PM
Now Playing ยท 565 listening Simba FM Live
tokammalirawo show photo

On Air

Tokammalirawo

Sureman Segawa

2:00 PM - 4:00 PM 2:00 PM - 4:00 PM

Swangz Avenue yetonze ku lwa Winnie Nwagi

July 22, 2019 · Mubiru Ali
Abaddukanya ekibiina kya Swangz Avenue bavuddeyo nebetonda kubyatuukawo ku ssomero lya St. Mary’s College Kisubi; “Twetonda nnyo olw’enneyisa ya Winnie NWAGI bweyali ayimba ku ssomero lya St Maryโ€™s College Kisubi July nga 13. Tukoze okunoonyereza ku nsonga eno era netuteekawo enkola okulaba nti ekyo tekiddamu kubaawo. Twetondera abazadde ba bayizi, abantu mwenna wamu n’abaddukanya essomero.”