Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule obudde buggwaayo yanguwako ku simba e Bukoto oleme kusubwa.
News: Hon. Paulson Luttamaguzi …..Lwaki temuleka Bannayuganda ababa bekoledde akassente kaabwe wadde kava bweru okufuna akassente kaabwe mu bwangu
News: Olutindo -Kalanzi- Abasajja tebalina kisa, bakuba akaana kange oluyi olwokubuuza lwaki bankuba!
State Prosecutor wa Kkooti y’e Nabweru akwatiddwa
May 17, 2019 · Mubiru Ali
Akakiiko akalwanyisa obuli bw’enguzi okuva mu maka ga Pulezidenti kakutte State Prosecutor w’e Kkooti y’e Nabweru ku bigambibwa nti yabadde alidde enguzi yabukadde 6 okutataganya omusango gwagambibwa okuwamba omuntu.