Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule tukulinze wano e Bukoto ku Simba ennaku zonna. News: Eggwanga lyabantu eritawena, omusajja yenna okuwasaayo omukazi alina kutwalayo musota singa gumulema okuwaayo omukazi aba amusubiddwa. News: Gasimbagane-Rwomushana-Ku mwenge Balaam atuuse wayabikira, byakola biweddeyo. Express way saga…..
ON NOW Mukulikeeyo ▶ UP NEXT Emboozi Kafunda Live 6:00 PM - 7:00 PM
Now Playing ยท 236 listening Simba FM Live
mukulikeeyo show photo

On Air

Mukulikeeyo

Kasagazi Tumbeetu - Flosh

Evening show 4:00 PM - 6:00 PM

State house ewadde abavubuka mu kampala ssente

November 8, 2018 · Mubiru Ali

Lucy Nakyobe akulira eby’ensimbi mu maka g’obwa Pulezidenti yeyamye kulwa Pulezidenti Museveni okuwa abavubuuka obukadde 500 zigende mu buli ggombolola basobole okwekulakulanya nga bayita mu mirimu omuli okwooza emmotoka, okusiika chapati n’ebirala.
Bano babadde basabye obukadde obuli wansi we 200 eri buli ggombolola okugula obuuma obwoza emmotoka wabula Nakyobe asazeewo baweebwe 500 zisobole okubabuna bonna basobole n’okukola emirimu emirala nga oggyeko okwooza emotoka.