SSEWANYANA WAKUGGULWAKO EMISANGO EMIRALA OMULI OKULYA MU NSI YE OLUKWE WAMU N’OKUKUMA OMULIRO MU BANTU – CP ENANGA

Pinterest LinkedIn Tumblr +
Omwogezi wa Uganda Police Force CP Fred Enanga avuddeyo nategeeza ng’omubaka Munnakibiina kya National Unity Platform – NUP owa Makindye West Hon. Allan ssewanyana bwagenda okuvunaanibwa emisango emiggya okuli mukulya mu nsi ye olukwe wamu okukuma mu bantu omuliro.
Enanga agamba nti Ssewanyana eyali ateereddwa okuva mu kkomera e Kigo nakwatibwa abebyokwerinda akuumirwa ku Special Investigations Division (SIU) e Kireka.
Enanga agamba nti leero gyerunaggwera abasirikale abakola kukunoonyereza bakusalawo oba nga ono atwalibwa mu Kkooti z’amateeka oba ateebwa ku kakalu ka Poliisi.
Enanga agamba nti era bakitegeddeko nti waliwo ekibanja ky’abavubuka abateekateeka okwekalakaasa e Masaka ne Kampala nga bawakanya ekyokukwata Omubaka Ssewanyana nti era bonna bagenda kubakwata. https://youtu.be/H-SOo7_CjhI
Share.

Leave A Reply

instagram volgers kopen volgers kopen buy windows 10 pro buy windows 11 pro