SSENYONYI YE MUBAKA WA NAKAWA WEST OMUTUUFU – KKOOTI

Pinterest LinkedIn Tumblr +
Kkooti Enkulu mu Kampala evuddeyo newa ensala yaayo ku musango ogwateekebwayo nga guwakanya okulondebwa kwa Munnakibiina kya National Unity Platform Joel Ssenyonyi ngomubaka wa Nakawa West.
Kkooti eragidde Mukesh Shukula Mambubai asasule Ssenyonyi ssente zonna zakozesezza mu musango guno. Omulamuzi Isaac Muwata agamba nti Mukesh alemereddwa okuleeta obujulizi obumatiza Kkooti okusazaamu obuwanguzi bwa Ssenyonyi.
Share.

Leave A Reply