Breaking
News: Katikkiro Charles Peter Mayiga Akawungeezi ka leero ŋŋenzeeko mu maka gomugenzi Alex Mukulu, okukubagiza abenju nabooluganda olwokuviibwako News: Olutindo -Kakande- Kivumbi tanatereera. Balaam tamanyi kyakola, kati awoze order mbu yali advise. News: Okwewandiisa mu Ngule kugenda mu maaso wano e Bukoto ku Simba. Tukulinze
ON NOW Ennyimba Ezaffe ▶ UP NEXT Emambya ESaze 4:00 AM - 7:00 AM
Now Playing · 229 listening Simba FM Live
ennyimba show photo

On Air

Ennyimba Ezaffe

Mc Kakos Soldier

Sampling the most listened to songs from Uganda 12:00 AM - 4:00 AM

Ssenteza agudde abuuka ku motoka – Brig. Gen. Byekwaso

December 27, 2020 · Mubiru Ali
Omwogezi w’eggye lya Yuganda erya Uganda People’s Defence Forces – UPDF Brig. Gen. Flavia Byekwaso avuddeyo nasambajja ebyogerwa Bannakibiina kya National Unity Platform – NUP nti omu ku bakannyama abakuuma Kyagulanyi Ssentamu Robert aka Bobi Wine yatomeddwa motoka ya Military nti wabula yawanuse ku motoka nnamba UBF 850Z (Drone) ebadde ewenyuuka obuweewo bweyabadde agezaako okugibuukako naggwa.