Breaking
News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu! News: Minisita avunaanyizibwa ku byentambula nenguudo Hon. News: Katikkiro Charles Peter Mayiga Nsisinkanye abaami beggombolola okuva mu masaza ga Buganda, twogedde ku nsonga ezenjawulo naddala engeri gye
ON NOW Binsangawano ▶ UP NEXT Simba Taxi 10:00 AM - 1:00 PM
Now Playing ยท 1,041 listening Simba FM Live
binsangawano show photo

On Air

Binsangawano

Ndausi - Julius Kidomole - Mbabali

Morning show 6:00 AM - 10:00 AM
News

Ssentebe wAkakiiko kebyokulonda aketengeredde aka Independent Electoral Commission…

November 27, 2025 · Radio Simba

Ssentebe w’Akakiiko k’ebyokulonda aketengeredde aka Independent Electoral Commission Uganda Omulamuzi Simon Byabakama avuddeyo nalabula abesimbyeewo wamu n’abawagizi baabwe abesunze okusigala mu bifo awalonderwa nti bakuuma bululu nti balye kamanye ngakoza nowebbwa, kuba abanesisigiriza bakukwatibwa bavunaanibwe.
Ono yatuuse n’okubuuza nti; “Ssebo gwani, gwani agamba nti abantu be bagenda okukuuma akalulu?”
#ffemmwemmweffe
#protestvote2026
#ProtectingTheGains
#FixingTheEconomyMoneyInOurPockets
#UgandaDecides
#UgandaDecides2026
#AnewUgandaNow

Radio Simba News