Breaking
News: Bulungi bwansi owobuwaze ewammwe atambudde atya? News: Ssentebe wAkakiiko ka Palamenti aka Public Accounts Committee PAC, Munnakibiina ki National Unity Platform, Hon. News: Musajja Tammwakantu akutuusaako ebibaddewo ngomuyimbi Moses Matovu aziikibwa. Ayogeddeko nabantu abenjawulo.
ON NOW Simba Sports ▶ UP NEXT Ekiggunda 8:00 PM - 12:00 AM
Now Playing ยท 154 listening Simba FM Live
simba show photo

On Air

Simba Sports

Commentary Team

2:00 PM - 8:00 PM 2:00 PM - 8:00 PM
News

Ssentebe wAkakiiko ka Palamenti aka Public Accounts Committee PAC, Munnakibiina ki National Unity Platform, Hon.

September 26, 2026 · Radio Simba

🗳️ Ssentebe w’Akakiiko ka Palamenti aka Public Accounts Committee (PAC), Munnakibiina ki National Unity Platform, Hon. Patrick Nsamba Oshabe yatadde abakulu okuva mu UPDF okunnyonyola ku kiwamba bantu wamu n’okusibira abantu mu basement.
Abakulu okuva UPDF bamutegeezezza nti ebikolwa ebyo bikolebwa bantu abolubatu era tebikirizibwa mu UPDF.
Bayongeddeko nti abo abazuulibwa okwenyigira mu bikolwa bino babonerezebwa wabula nti bino tebiragibwa mu mawulire.

🌐 Soma ebipya: https://www.radiosimba.ug

Radio Simba News