Breaking
News: Moses Bekabya yalimba ngamaze nokukuba ebirayiro ngakutte ekitabo ekitukuvu! News: Ekimotoka kyenkokoto ekya Hardware World kyabuddeko mixer neggwa eri olunaku lweggulo! News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya teggwa matenda ekintabuntisi leero ku nnya ekiro girindirire ngabakontanyi nendukusa zaabwe nga
ON NOW Tokammalirawo ▶ UP NEXT Mukulikeeyo 4:00 PM - 6:00 PM
Now Playing ยท 406 listening Simba FM Live
tokammalirawo show photo

On Air

Tokammalirawo

Sureman Segawa

2:00 PM - 4:00 PM 2:00 PM - 4:00 PM
News

Ssentebe wAkakiiko akavunaanyizibwa ku nsonga za Pulezidenti yavuddeyo nategeeza nti Gavumenti eyagala kwongeza musaala gwaba RDC okuva ku

May 8, 2026 · Radio Simba

🎵 Ssentebe w’Akakiiko akavunaanyizibwa ku nsonga za Pulezidenti yavuddeyo nategeeza nti Gavumenti eyagala kwongeza musaala gwaba RDC okuva ku 2,293,200 okutuuka ku bukadde 9 ate abamyuuka baabwe guve ku 1,282,369 okudda ku bukadde 5 ate olwo ogwa ba Assistant RDC guve ku 877,216 okudda ku bukadde 2,695,000.
Uganda erina ba 146, abamyuuka baabwe 170 ne ba Assistant RDC 432 ngomusaala gwabwe gubadde tegwongezebwa okumala emyaka 20.
Singa kiyitamu ensimbi y’omuwi w’omusolo obuwumbi 29.078 bwebugenda okusaasanyibwa buli mwaka ku musaala gwokka.

🌐 Soma ebipya: https://www.radiosimba.ug

Radio Simba News