Breaking
News: Katikkiro Charles Peter Mayiga Akawungeezi ka leero ŋŋenzeeko mu maka gomugenzi Alex Mukulu, okukubagiza abenju nabooluganda olwokuviibwako News: Olutindo -Kakande- Kivumbi tanatereera. Balaam tamanyi kyakola, kati awoze order mbu yali advise. News: Okwewandiisa mu Ngule kugenda mu maaso wano e Bukoto ku Simba. Tukulinze
ON NOW Ennyimba Ezaffe ▶ UP NEXT Emambya ESaze 4:00 AM - 7:00 AM
Now Playing · 229 listening Simba FM Live
ennyimba show photo

On Air

Ennyimba Ezaffe

Mc Kakos Soldier

Sampling the most listened to songs from Uganda 12:00 AM - 4:00 AM

Ssentebe w’Abavubuka ba NRM yegasse ku NUP e Mukono

December 27, 2020 · Mubiru Ali

Ssentebe w’Abavubuka ba National Resistance Movement – NRM owa Munisipaali y’e Mukono Dican Jepthar Opio avuddeyo nategeeza nti ayabulidde ekibiina kino era naava ne mu lwokaano bwatyo neyegatta ku Kibiina kya National Unity Platform – NUP era nategeeza awagira Munnakibiina kya NUP bwebabadde bavuganya.
Ono agamba nti teyalabikidde ku lukalala lw’abantu ababadde balina okusisinkana Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni abadde asuubirwa okukyalako mu Kitundu kino. Opio alumiriza nti bamuliddeko Ssente.