Breaking
News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu! News: Minisita avunaanyizibwa ku byentambula nenguudo Hon. News: Katikkiro Charles Peter Mayiga Nsisinkanye abaami beggombolola okuva mu masaza ga Buganda, twogedde ku nsonga ezenjawulo naddala engeri gye
ON NOW Simba Sports ▶ UP NEXT Neyimbira Byange 2026 9:00 PM - 12:00 AM
Now Playing ยท 951 listening Simba FM Live
simba show photo

On Air

Simba Sports

Wooto Walusimbi - Nampala Yusuf

Evening Sports 8:00 PM - 9:00 PM

Ssentebe wa NRM e Kayunga Karangwa bimusoberedde mu kalulu e Hoima

September 26, 2019 · Mubiru Ali

Abawagizi Bamunnakibiina kya Forum for Democratic Change era nga yawagiddwa ne People Power – Uganda Nyakato Asinansi bazinzeeko offiisi z’ebyokulonda nga baagala Ssentebe wa National Resistance Movement – NRM owa Disitulikiti y’e Kayunga Moses Karangwa afulume ekitebe kino era bakebere emotoka ye. Emotoka ya Karangwa efulumiziddwa offiisi eno nga ekulembeddwa emotoka ya Millitary era natwalibwa mu barracks y’Amaggye.