Breaking
News: Aneewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso buli lunaku e Bukoto ku Simba. News: Abantu 4 abagambibwa okutta eyali omuduumizi wa Kkiraabu ya SC Villa David Owor, baleeteddwa ku Kkooti yOmulamuzi we Makindye okusomerwa emisango News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu!
▶ UP NEXT Wolokoso 9:00 AM - 10:00 AM
Now Playing ยท 135 listening Simba FM Live

Ssentebe wa LC1 eyaggye emmundu kuwa Poliisi akwatiddwa

August 18, 2020 · Mubiru Ali

Uganda Police Force evuddeyo netegeeza nga bwekutte Ssentebe wa LC 1 owa Kiyaga Zone Bwaise kubigambibwa nti yaggye emmundu ku musirikale wa Poliisi olunaku lw’eggulo.
Joachim Kimera kigambibwa nti yaggye emmundu ku musirikale wa Poliisi CPL. Jack Rutabaleka, eyabadde awa obukuumi ababadde balonda abakulembeze babavubuka.
Kimera akwatiddwa enkya yaleero okuyamba ku Poliisi okunoonya abalala 6 abenyigidde mu kikolwa kino.