Breaking
News: Bobi Wine erinnya lya Ssentamu lya lugero oluggwayo nti? Ku myaka 64 egyamefuga M7 afuzeeko emeka? News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya etinta era ekyatinta. News: Tubaagaliza olunaku lwamefuga olulungi.
ON NOW Simba Sports ▶ UP NEXT Neyimbira Byange 2026 9:00 PM - 12:00 AM
Now Playing ยท 408 listening Simba FM Live
simba show photo

On Air

Simba Sports

Wooto Walusimbi - Nampala Yusuf

Evening Sports 8:00 PM - 9:00 PM

Ssentebe alangidde Bakansala be obutategeera

July 5, 2022 · Mubiru Ali
Ssentebe w’Eggombolola ya Wakiso Mumyuuka esangibwa mu Disitulikiti y’e Wakiso Felix Ssemujju Mwanje avuddeyo natabukira Bakansala ku lukiiko lwe nategeeza nti ku bano 30 kuliko 5 bokka abagezi abasigadde basiru ddala era tasobola kukolagana nabo.
Ssentebe okuva mu mbeera kidiridde Bakansala okumutabukira nga bagamba nti nabamu ku lukiiko lwe bakozesa bubi ensimbi z’Eggombolola nga batuuka n’okulemererwa okulaga embalirira yaazo.