Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule obudde buggwaayo yanguwako ku simba e Bukoto oleme kusubwa. News: Hon. Paulson Luttamaguzi …..Lwaki temuleka Bannayuganda ababa bekoledde akassente kaabwe wadde kava bweru okufuna akassente kaabwe mu bwangu News: Olutindo -Kalanzi- Abasajja tebalina kisa, bakuba akaana kange oluyi olwokubuuza lwaki bankuba!
ON NOW Mukulikeeyo ▶ UP NEXT Emboozi Kafunda Live 6:00 PM - 7:00 PM
Now Playing ยท 260 listening Simba FM Live
mukulikeeyo show photo

On Air

Mukulikeeyo

Kasagazi Tumbeetu - Flosh

Evening show 4:00 PM - 6:00 PM

SSENTE ZIJJA LWAKUNA, NAYE ABAWANDIIKA EWAMMWE BATUUSE?:

July 6, 2021 · Mubiru Ali
Minisita Bety Among avuddeyo nategeeza nti ssente ezirina okuweebwa abawejjere zaakufuluma ku lunaku olwokuna nga ziyita ku masimu. Minisita agamba ba Town Clerk bebakyasibye okugaba ssente zino kuba bakyakungaanya ebikwata ku bantu mu bitundu byabwe.
Minisita agamba nti werunatuukira ku lwokusatu nga basaze okuyingiza abantu bonna mu kkompyuta olwo olukalala balukwase kkampuni zamasimu.
Ku lwokuna ssaawa nnya ku makya Ssaabaminisita Rt.Hon. Robinah Nabbanja atongonze okuweereza ensimbi zino.
Abawandiika eyo ewammwe batuuse?