Breaking
News: Gaagano amawanga gabantu nga go gasinga kwagala basajja baavu okuwasa bawala baabwe kuba abasajja abaavu balina kye babafunamu ekinene ennyo.
News: Gasimbagane-Rwomushana-Buli yegaanye nti tamanyi Muwanga gyali Kati yavuddewa? Yeyetutte ku Poliisi?
News: Ku Mutoto Cultural Centre batongozza okusala Imbalu omwaka guno nga kino kyakukolebwa okutuusa December.
Ssente eziriko omukono gwa Prof. Mutebile zikyali ntuufu – BOU
February 7, 2022 · Mubiru Ali
Bank of Uganda evuddeyo nesambajja ebibadde bitambuzibwa ku mikutu gya ‘social media’ nti ssente zonna eziriko omukono gweyali Gavana omugenzi Prof. Emmanuel Tumusiime Mutebile nti zigenda kuggwako zibeere nga tezikyakola. Bbanka Enkulu egamba nti okukyuusa Gavana eyateeka omukono ku ssente tekitegeeza nti tezikyali ntuufu.