Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule obudde buggwaayo yanguwako ku simba e Bukoto oleme kusubwa. News: Hon. Paulson Luttamaguzi …..Lwaki temuleka Bannayuganda ababa bekoledde akassente kaabwe wadde kava bweru okufuna akassente kaabwe mu bwangu News: Olutindo -Kalanzi- Abasajja tebalina kisa, bakuba akaana kange oluyi olwokubuuza lwaki bankuba!
ON NOW Mukulikeeyo ▶ UP NEXT Emboozi Kafunda Live 6:00 PM - 7:00 PM
Now Playing ยท 281 listening Simba FM Live
mukulikeeyo show photo

On Air

Mukulikeeyo

Kasagazi Tumbeetu - Flosh

Evening show 4:00 PM - 6:00 PM

SSENTE EZAWEEBWAYO ABANTU OKULWANYISA COVID-19 ZIGULIDDWAMU EMOTOKA

July 16, 2021 · Mubiru Ali
Omwogezi wa Ministry of Health- Uganda Ainebyoona Emmanuel avuddeyo nategeeza nga Minisitule byeyakutte ku nsimbi ezaweebwayo abantu obuwumbi 29 okulwanyisa ekirwadde kya #COVID-19 neggyako obuwumbi 23 mu obukadde 900 negula emotoka ekika kya Toyota Double Cabin 282 nga zino zigenda kuweebwa Disitulikiti zonna mu Yuganda. Agamba nti nendala zikyajja.
Emotoka ziguliddwa olwokuba nti Minisitule yali terina motoka zimala okutambuza sample nga baalina okupangisa ekyatwala ensimbi ennyingi.
-Obuwumbi 3.3 bwakukozesebwa okuzimba Blood Bank ku Soroti RRH.
-obuwumbi 2.4 bwakukozesebwa okuzimba Port Health Units e Cyanika ne Vurra.